Ogwa Uganda ne Cape Verde Gwa Leero

0
1271

Tiimu ye Gwanga Uganda Cranes weeri neteefuteefu okwambalagana obukanzu neginaayo eya Cape Varde mugyokunsunula abanazanya ekya Afcoc 2019. Omupiira guno gwabadde gulina kusambibwa lunaku lwagyo wabula abazanyi abamu nebatasobola kutuuka mubudde. Wabula abazanyi bagumu nti ebyatuseewo tebiyinza kubagya ku mulamwa.