Omulamuzi Omu Yafiiridde mu Kulamaga

0
623

Poliisi erabudde nti wadde kyattendo okulamaga e Namugongo, naye tekiba kyabuvunanyizibwa omuntu alimu olukenyera okwolekera olugendo luno.
Poliisi okuvaayo kigoberedde musajja mukulu wa myaka kinaana okutondoka nagwa okukakana ngalembyelembye olw’ekaganga, naye nga kigambibwa nti teyabadde mulamu bulungi okwolekera Namugongo.