Omuyaga Nkoma Gusse Abantu e Kalangala

0
958

Abantu bataano bebaafiiridde mu nnyanj Nalubaale, mu district y’e Kalangala eryato kwebabadde basaabalira bwerikubiddwa omuyaga ogw’amaanyi.
Eryato eriyuziddwa omuyaga libaddeko abantu Musanvu naye ababiri basimattuse.