Rugunda Asinzidde Ku Nkaayana Z'ettaka

0
697

Ssabaminisita Dr. Ruhakana Rugunda ategeezza nga bwagenda okuddayo mu district y’e Amuru okwongera okwekennenya embeera eriyo n’okusalira ekizibu ky’okuttingana ekibadde kikudde ejjembe, amagezi.
Dr. Rugunda agamba nti okukomawo ekipayoppayo olunaku lwajjo, yabaddeko n’ensonga enkulu zateekwa okumaliriza mu Kampala sso ssi kutya ng’abamu bwebabadde batandise okubisala.