Sipiika Kadaga Akaayuukidde Aba Ministule

0
836

Sipiika wa paalamenti Rebecca Kadaga atadde ministule y’ekikula ky’abantu ku nninga olw’okulemesa Uganda okutuukiriza ebiruubirwa by’ekyasa.
Sipiika agamba nti paalimenti ezze eyita ministule eno enfunda eziwera, bannyonnyole by’ebakola naye nebatalabikako