Stella Nyanzi Afunye Akalembereza

0
935

Omunoonyereza w’e Makerere, Dr. Stella afulumye kkooti ya Buganda road nga musanyufu bya nsusso oluvannyuma lwa kkooti eno okuyimiriza okusaba kwa Gavt okumukereba omutwe n’okusazaamu okweyimirwa kwe.