Taata wa Ivan Ssemwanga Ayogedde ku Biyitingana

0
1186

Abooluganda lwa Muna uganda ivan ssemwanga eyafiira e south Afrika naaziikibwa kulwokubiri bavuddeyo nebakolomera banayuganda bebagamba nti bayitiriza okubakudalira n’okubalabya enaku nga bano bebalemedde kungambo nti Ivan Semwanga azanya kabadi gyaali mulamu katebule songa omuntu waabwe bamumalirako dda ettaka, ngokubakudalira nti mulamu bali mukubakuba magufa.