Ttiimu Y'omupiira Ogw'engalo Ogwa Poliisi Gugenze Rwanda

0
1203

Tiimu y’ekitongole ekikuuma ddembe ekya Police ey’omupiira gwengalo(Handball) eyagala buwanguzi mu mpaka z’okujukira abaafira mu kulwanagana okwaliwo e Rwanda mu 1994.
Mu kutendekebwa kwabwe okusembyeyo nga tebanagenda Kigali empaka gyezinabera, abazannyi ko n’abatendesi batiimu eno bategeezezza nbs nti ensobi ezabakubya omwaka oguwedde, zona baazigolodde.