Uganda Ekwata Cape Verde Ku Lw'omukagga

0
1083

Wabula olunaku lumu tiimu y’eggwanga The Cranes okubwefuka ne Cape Verde mu mupiira ogusooka mu kibinja ky’e 12(L), mumpaka z’okusunsulamu abanetaba mu za Africa cup ya 2019 e Cameroon.
Hassan Wasswa y’omu kubasambi abasinza obumanyirivu ku tiimu eno era agumiza eggwanga nga omupiira tegunabawo ku lw’omukaaga.