Wakiso Efiirwa Bukadde Mu Bakozi B'empewo

0
556

Akakiiko ka palamenti akalondoola enkozesa ye nsimbi yo muwi wo musolo mu bitongole bya gavuemnti aka Parliamentary Accountability Committee olwa leero kasiibye mu disitulikiti ye Mukono gye kasisinkanidde abakulira abakozi wamu na bakulira ebitongole bya zi disitulikiti 4 okuli Mukono, Wakiso Buvuma ne Buikwe wamu ne zi munisipaali 5 eziri mu disituliki zino.
Bano bakunyiza ba CAO okusingira ddala owe Wakiso Luke Lukuda olwo kulemerewa okunyonyola vulugu mu nzirukanya ye mirimu ali mu alipoota ya ssaababaliririzi wa gavumenti eya 2015/ 2016