Lukwago Ne Mao Beetonze

0
1000

Bana dp basiwukidde empisa mukuziika eyali senkagale w’ekibiina kya Dp John Ssebaana Kizito bwebakakanye ku loodi meeya nebamusikasikanya nga bagezaako okumutangira obutetaba mumaziika.
Abakulembeze ba DP abenjawulo betondedde abakungubazzi wabula nebanenya Lukwago olwokugyemera Ssebaana nga akyaali mulamu natakoma okwo wabula nemukufa kwe ajjemedde amateeka g’ekibiina.