Ababaka Bakaaye Lwa Malwaliro

0
839

Palamenti mubutongole ekungubagiidde eyaali omubaka omukyala owa district ye iganga Haillat Grace Kaudha eyafa kulwokutaano lwa wiiki ewedde nazikibwa ku Sunday kyaalo magogo mu district ye iganga.
Wabula waano ababaka mwebasinzide okutabukira abasawo emulago nga abagamba nti balagajarira mubaka munabwe natuuka nokufiira mulukubo lwe dwaliro nga talaba kumusawo.