Abawaabi Ba Gavumenti Bekandazze

0
856

Ba puliida ba Gavt bamaze ne batuukiriza kyebaasalawo bwebaganye okulinnya mu kkooti yonna okuwolereza Gavt mu misango egyenjawulo.
Kino kitegeeza nti emisango gyonna egyetaaga abawaabi ba Gabt tegiwuliddwa ekisannyalazza emirimu gya kkooti mu ggwanga lyonna.