Abasoba Mu 1000 Bagenda Somalia

0
951

Updf Yaakusindika abaserikale abasoba mu 1000 mu nsi Somlaia okuyambako okuzza emirembe mu kitundu kyensi kino ate n’okuyamba ku magye agaliyo
Bino byonna biggyidde mu ndagaano eyakolebwa wakati wa Uganda ne Somalia era nga bano basiibuddwa ku ttendekero lyamagye ery’e Ssingo