Gavumenti Epondoose Ku By'abawaabi

0
928

Oluvannyuma lwakeediimo kabawabi ba gavumenti okukosa entaambula y’emirimu gya kkooti mu nnaku ebbiri eziyise kyadaaki gavumenti epondoose n’ekkiriza okubongeza omusaala nga bwebaasaba nga mu myezi esatu kino kigenda kuba kikoleddwa
Wabula abawaabi bagamba okudda ku mirimu kusoboka kuddamu wiiki ejja nga bamaze okutuula okuwanyawanya mu nsonga eno