Nambooze Ne Kagimu Bali Ku Ki?

0
838

Omubaka wa municipali ye Mukono Betty Nambooze Bakireke ne Meeya wekibuga kino Kagimu bafuuse kabwa nango ngentabwe eva ku nteekateeka eyokumenyawo paaka Nambooze kyawakanya songa meeya agamba abantu bagya kuliyirirwa baveewo kuba enkulakulana eyina okukolebwaawo.
Kakati akakiiko ka Palamenti akakola kunsonga za Gavumenti ezebitundu sabbiiti egya bolekera Mukono okwetegereza ensonga era , meeya Kagimu agamba nti talina kyatidde bwekuba kubalinda abalinze namaddu.

More News