Abaana Embuto Bazifuna Luno

0
1150

Okusinziira ku kunoonyereza okuvanyuma, abawala 25 ku buli 100 bafuna embuto nga tebanneetuuka wabula ng’ekitundu ku bano bava mu bitundu bya Busoga ekiraga nti eno mu kuzaala teri abenkana
EKyo nno gavumenti kyeyavaako n’essa obulindo bw’ensimbi mu kusomesa abaana ebikwata ku kuzaala mu bitundu by’eggwanga eby’enjawulo.