Abawaabi Ba Gavumenti Bagonze

0
1068

Abawaabi ba kkooti bayimirizza akeediimo kaabwe leero oluvannyuma lw’okutuula mu lukiiko olwenjawulo nebawa gavumenti ennaku 30 nga guno mwezi mulamba, okukola ku nsonga zaabwe.
Webuzibidde nga bazzeeyo mu kkooti naye nebalabula nti ssinga tebongezebwa ssente zaabwe baakuddamu okwekalakaasa