Abaana Embuto Bazifuna Luno

0
1213

Okusinziira ku kunoonyereza okuvanyuma, abawala 25 ku buli 100 bafuna embuto nga tebanneetuuka wabula ng’ekitundu ku bano bava mu bitundu bya Busoga ekiraga nti eno mu kuzaala teri abenkana
EKyo nno gavumenti kyeyavaako n’essa obulindo bw’ensimbi mu kusomesa abaana ebikwata ku kuzaala mu bitundu by’eggwanga eby’enjawulo.
Wabula yadde guli gutyo, kirabika nti abaana ababeera mu bibiga bebafunye ennyo mu kuyigirizibwa kuno ate ab’omu byalo nebaddamu ensobi zezimu.