Abavuganya Bavuddeyo Ku Ttaka

0
895

Akulira oludda oluvuganya gavumenti mu paalimenti Winnie Kiiza awalabudde gavumenti olw’ennongoosereza zeeyagala okukola mu tteeka ly’e ttaka, nga agamba nti buno bubbi obwenkukunala bwatagenda kukkiriza ye nebaakulembera.
Kiiza agamba, nti gavumenti ebyokwagala okutwala ettaka lya’abantu awatali ku kkaanya ku ssente za kuliyirira ettaka eryo, gavumenti eba eyagala kubba bantu.