Obusaanyi Bwafusse Ebisaanyi

0
1007

Abatuze be Luweero naddala mu byalo omuli Kigombe, Nsozi Biri, Busukuma ne Burawula basula bakukunadde nga lumonde mu kikata olw’agasanyi aganene agaabazinda.
Agasaanyi gano gabatuuze ge bayita agajoozi gaabazinda kiro na kumakya gabookya ng’abamu bapooca na ntunuka ate nga n’ebirime tebasigazza.