Buganda ne Bunyoro Bakaayanye

0
1179

Abanyoro n’Abaganda baawukanye nga ba bigwo bwemereddwa okukkkaanya ku kifo ekituufu Buganda webadde erina okusimba ekipande ekyawula essaza Buweekula ne Bugangaizi erya Bunyoro.
Abavudde e Mengo ekipande babadde baagala kukisimba wakati mu mugga NKUSE awali ensalo ya Buganda ne Bunyoro Abanyoro ne beerema nga bagamba nti kigafuuwe okukugabana ne Buganda.