Kiri Kitya E Nakivubo?

0
1160

Bana Uganda bangi babade berariikirivu ku kiki ddala ekigenda mumaaso ku kisawe kye Nakivubo nga bangi basuubira nti kyandifuuka olugero.
Wabula olwalero omugagga Ham Kiggundu eyakwata omulimu gw’okulongoosa ekisaawe kino ayogedeko n’omusasi waffe Web Daniel Sebakijje ku nteekateejka zekisawe era nasaba ba nna Uganda okuba abakakamu kuba ekisawe tekirina gyekiraga wabula okwongera okulongosebwa.
Ono agamba nti baagala kiteeka ku daala lyansi yona.