Aba DP Bavuddeyo Ku Myaka

0
984

Democratic Party erumye nongwengulu eyagala kulemesa kiteeso ekyokukola ennongoosereza mu ssemateeka, naddala akawaayiro ake 102 akatundu B, nga kano kekassa ekkomo ku myaka omuntu kwalina okusembe okuvuganyiza ku kifo ky’obwapulezidenti.
Dp kati ereese akapya, keetuumye Koogikwatako, nga muno bagenda kutalaaga eggwanga nga bakunga bannansi nookubasomesa obulabe obuli mu kukyusa akawaayiro kano.