Abaagala Eky'abalema Beetala

0
659

Abantu abalina obulemu ku mibiri bawanjagidde Government okubajjukira nga bwefa ku balala ate n’ensimbi ezibasuubizibwa zibaweebwe basobole okukyuusa obulamu bwaabe.
Baagala era n’omutemwa gw’obuwumbi Obusatu obubaweebwa buli mwaka zongezebweko bonna baganyulwe ng’abavubuka