Abaakwatibwa Olwa Kaweesi Bafeesa

0
577

Abasibe 19 kwabo 20 abavunaanibwa ogwokutta eyali omwogezi wa poliisi Kaweesi ne dereeva we ssaako omukuumi we beekubidde enduulu mu kkooti nga baagala ebakkirize batwalibwe mu ddwaliro erikebere abatulugunyiziddwa bakeberebewe olwo kkooti eryokle eramule bulungi ku musango gwabwe mwebawaabirira gavumenti nti baatulugunyizibwa
Bano bonna nga basajja bayise mu puliida waabwe Ladsilas Rwakafuuzi nga baagala batwalibwe mu kifo ekikola ku batulugunyiddwa ekya African Center for treatment and rehabilitation for torture victims