Ababaka Babuuza Ekyatuuka Ku Massa

0
1204

Ababaka ba paalamenti beeraliikirivu bya nsusso olw’ettemu n’obulumbaganyi ku bannansi ne poliisi obweyongedde ennyo, mu bitundu by’eggwanga ebitali bimu,.
Ababaka kaati bagamba nti abantu bali kubunkenke obutagambika nga tebamanyi kiki ekiddako kumbeera y’ebyokwerinda mubitundu byabwe.
Mubuufu bwebu, ensonga zeyaali captain wa Cranes Geofrey Masa zituuse mu palamenti nga ababaka baagala okumanya ekituufu ekyatuuka ku musambi womupira ono.