Ababaka Balabudde ‘BOBI WINE’

0
476

Omu kubabadde bavuganya okukirira abantu be Kyadondo yabadde amaze okukola enteekateeka okulaba ngomubaka eyalondeddwa Robert Kyagulanyi nti amuyimbira ngamuwangudde naye Kyagulanyi yamumezze nenkoona nenywa.
Ebyokuyiga byabadde bingi mu kalulu kano omuli obutagaya balonzi, nobutanyooma bavubuuka singa baba basazeewo. Bo banabyabufuzi bagamba nti nomubaka omulonde agwana okukakasa nti wabaawo enkolagana eyabuli omu anti bulijjo agali awamu gegaluma ennyama. Katulabe omusasi waffe byakunganyiza.