Ababaka B'e Kasese Batabukidde Gavumenti

0
400

Akakiiko ka palaamenti akakola kubyokwerinda natte kakuddamu okubinanika ebiraato bolekere district ye Kasese okunonyereza kunsonga zabakumi bo Omusinga wa Rwenzururu Charles Wesley Mumbere abagambibwa okuba nti batandiise okukakibwa okuyingizibwa ekitongole kya Polisi nga Obusinga tebumanyi.
Biino byona bidiridde ababaka abaava ekasese nga bakulembeddwamu akulira oludda oluvuganya gavumenti okulopera sipika Rebecca Kadaga nti natte abakumi bomusinga nga obusinga tebumanyi batandiise okukakakibwa okuyingizibwa poliisi.

More News