Ababundabunda Balina Emmundu e Amuru

0
1161

Embeera mu distulikiti ye Lamwo efuuse ya bunkenke ng’entabwe eva ku babundabunda abeyongera mu Uganda buli lukya ng’abamu kubano kigambibwa nti bakalakala nemmundu era batisatisa abatuuze.
Abatuuze bagamba nti abasinze okubalabya ennaku beebo abava mu South Sudan nga babalira nente zaabwe awatali yadde abakuba ku mukono ekiyinza okuvaako olutalo wakati wababundabunda nebanayuganda.