Abadde Afera Abalwadde E Masaka Bamukutte

0
972

Enkola yeekyojamumiro esensedde eggwanga lyattu kumpi okulituuka buli wamu nga wonna wootunula waliwo abakaaba.E masaka eeri mu buddu waliwo omusawo wuuno DR. Michael Lukubye akwatiddwa lubona nga asaba omulwadde ssente okumukolako kyokka nga akolera mu ddwaliro lya gavumenti ate akkulu erya Masaka.
Dr. Michael ono yaakulira okukebera abalwadde mu ddwaliro lino kyokka kigambibwa nti abadde asaba abalwadde ssente okubakebera nga nga newebamukwatidde abadde alina gwazipeeka.