Abakadde B'e Mukono Baagala Kusasulwa

0
556

Abakadde mu disitulikiti ye mukono balangidde Gavumenti okwawulamu abaana nebyaana ngegaba ensimbi zabakadde .
Bano bagamba nti wadde nga bawandikibwa era nokwesunga nebesunga naye gavumenti yeberabira dda nga ensimbi zino bakoma kuziwuliza mu banabwe abalala e Kayunga nga bbo bakoma kuwandikibwa kati ebanga liyesse nga tewali kanyeggo.