Abakozi Baagala Ssente Zaabwe

0
645

Omukago omwegatira ebibiina bya bakozi ogwa national organization of trade unions (NOTU) gwagala gavumenti ekole enongosereza mu tteeka erirungamya etambuza yemirimu mukitavu kya bakozi muggwanga ki National Social Security Fund (NSSF)lisobole okuyamba omukozi.
Notu egamba etteeka lino lirina okukkiriza abakozi okukozesa ensimbi zabwe wonna webazetagira.