Abalimi Kati Mwekolemu Ebibinja – NAADS

0
1051

Ekitongole kya NAADS kirangiridde nga bwekikyusizza mu nkola nga kati kyakutandika okugaba ensigo mu bantu abalaze obwetaavu ate nga beekozemu ebibinja okusinga abantu ssekinnoomu.
Kino kirowoozebwa nti kivudde ku mbalirira ya NAADS eyakendezebwako nga kati okubunyisa ensigo n’endokwa mu bantu ssekinnomu kiba kizibu wewaawo bbo abakulu ab’ekitongole kino babisambazze nga bagamba nti embalirira okukendezebwako tekirina nnyo bwekikyuusa nkola ya mirimu gyabwe.
Bushrah Namirimu alina ebisingawo…

TagsNAADS