'Abasawo' Bookeza Amasaboo

0
658

Abatuuze nga bakulembeddwa ssentebe wabwe owe Gombolola bazinzeko ebiggwa bya mutuuze munnaabwe ebitudde yiika enamba ne babiteekera omuliro nga bamutebereza okubeera omusawo w’ekinansi omufere.
Mu limu ku masabo ge musangiddwamu entaana 2 ezasamye ekitabudde abatuuze ssaako ab’enganda okumweganira mu lujjudde.