Abasima Zzaabu e Mubende Bakigudeko

0
753

Obunkenke bweyongedde mu birombe bya zaabu e Mubende oluvanyuma lwa Gavumenti okuwa abalombe n’abakoleramu emirimu emirala ssabbiiti emu yokka okubyamuka.
Abaddukanya ebibiina ebiwola ensimbi nabo emitima gibakubira mu mitwe olw’ensimbi ennyingi zeeboolekedde okufiirwa ssinga abalombe bebaaziwola bamala ne bagendera ku kiragiro kino.

More News