Abasogozi Badukiridde Abaana

0
553

Okuliisa abaana obubi nobutamanya bika bya mmere bituufu byakubaliisa zezimu ku nsonga ezivirako abaana okukonziba.
Nabwekityo abazadde balina okufaayo ennyo okumanya endiisa yabaana emmere entuufu omubiri gwomwana gweyetaaga.
Wabula abasawo b’abaana bagamba nti mu kaseera kano abo bonna abalina obusobozi babakwatireko okusbola okwongera okusomesa abazadde, kyokka omulimu guno munene.