Abasuubuzi Bakkukkulumidde URA

0
646

Ekitongole ekivunanyizibwa ku kusoloza emisolo ki Uganda Revenue Authority (URA) kiwadde abasubuzi nsalesale wa mwezigumu ggwoka okutandika okukozesa enkola gye bayise Single Customs Territory Clearance eyamba omusubuzi okukolala ku papaularo eikwata kubyamaguzibe amangu ddala nga bya katuka e Mumbasa kono no kusasula emisolo mubudde.