Abatemu Beegiriisa E Katabi

0
975

Abatuuze mu ggombolola y’e Katabi – Ntebe basula ku tebuukye olw’abatemu abeegumbulidde okukaka abakazi omukawano ate bwebamala ne babatta.
Salma Namwanje abadde katabi n’awayaamu n’abaayo ne bamutegeeza webalowooza awava obuzibu.