Abavubuka Ba DP Babuukudde

0
907

Abavubuka b’ekiwayi kya Dp aba Uyd bavuddemu omwasi bwebategeezezza nga bwebatagenda kukkirizza ssemateeka weggwanga kutigibwatigibwa naddala akawaayiro ake 102 AKAGGYA EKKOMO KU myka pulezidenti kweyeesimbirawo 75
Mu kiseera kino waliwo oluvuvuumo oluyitingana nti ssemateeka waakukyusibwa naddala akawaayiro akaggya ekkomo ku myka pulezidenti gyeyeesimbirako nga kino kati kyekiri ku buli mumwa gwa munnayuganda