Abawabuze 'Bejjerezza' Abasiraamu

0
985

Abawabula kkooti mu misango gy’ettemu egivunanibwa seeka Yunous Kamoga e banne 1 1 bawadde kkooti amagezi Abawawaabirwa bonna e 13 ebaggyeko emisango gyonna egibavunaanibwa kuba oludda oluwaabi lulemeddwa okuleeta obukakafu nti ddala emisango egibavunaanibwa bagizza.
Sheik Yunous Kamoga n’abalala e 13 bawerennemba na gyakutta ba sseeka bnnaabwe okuli Mustafa Bahiga ne Hassan Kirya.