Ab'e Luweero Nabo Batabukidde Abafu

0
689

Abali e Luwero emitima gibasula ku mutwe ngeyanyumizaako ow’olugambo , ngentabwe eva ku bantu abatanaba kutegerekeka abalumbye ekigya kyabekika ky’Enkima nebabaako entaana zebayikuula era bwebatyo nebakuliita nebisigalira byabafu babiri.
Aboluganda batubulidde entaana zebayiikudde abantu bebazikamu omu yafa azaala ate omulala yava mubulamu bwensi eno nga tazadde ku mwana.