Ab'e Mubende Tebawozeza Misango

0
527

Abantu abalina emisango mu court e Mubende bakonkomalidde ebweru wa court olwa leero oluvanyuma lwe misango gyabwe obutawulirwa olwa akeddiimo kabawabi ba government akatandiise eggulo.
Kino kidiridde abawabi ba government (prosecutors) okugana okukola n’olwa leero olwensimbi entono zebafuna