Akacankalano Mu Kakiiko

0
442

Olwaleero ababaka lwebatandise okuwulira ennongoosereeza gavumenti zeeyagala okukola mu ssemateeka era olutuula lw’akakiiko ka paalamenti aka ssemateeka olusoose lubadde lwabbugumu nnyo
Gyebiggweeredde ng’ababaka bangodde ssaabawolereza wa gavumenti Mwesigwa Rukutana ne minisita w’ebyettaka Betty Amongi, ekiraze nti waliwo obutali bumativu ku nnoongoosereza mu ssemateeka.