Akalulu Ka Kenya Kanavaamu Ki?

0
604

Ababaka ba paalamenti batadde gavumenti kunninga okubuulira Bannayuganda enteekateeka gavumenti gy’erina okutereka amafuta mubungi ng’okulondakw’e Kenya kubindabinda.
Kino kidDiride minisiita omubeezi ow’ebyobugagga ebikusike Peter Lokeris okubuulira paalamenti nga gavumenti bwerinawo amafuta agasobola okuwanirira eggwanga okumala enaku16 zokka.