Anaalabisa Abalamuzi Mu Keedimo

0
718

Gavumenti ebadde ekyatenda gw’abaana ate embuzi neyasa entamu, anti ebadde yakamala okukanya nabawaabi ba Gavumenti ababadde mu kediimo nga bagala okwongezebwa omusaala, ate kati abalamuzi basitudde enkundi era bawadde Gavumenti ennaku amakumi 30 zokka nga nabo ebongeeza omusaala singa kino tekitukirira nga nabo bassa wansi ebikola.