Ani Alijuna Abantu B'e Sese?

0
1344

Abantu ku myalo okuli Kusu, Lulimi, ne Kaazi egisangibwa mu Ggombolola y’ebufumira mu bizinga e Ssese emitima gibakubira mu mitwe olw’ebirwadde ebiva ku bujama okweyongera mu kitundu kyabwe.
Embeera eno bagissa ku butaba buyumba bukyamirwamu kwossa okunywa amazzi amajama.