Bamugemereire Afundikidde Leero

0
527

Nankulu w’akakiiko akatondebwawo omukulembeeze w’egwanga okunonyereza ku mivuyo egufumbekedde munsonga zettaka, omulamuzi Catherine Bamugemereire agamba nti byebakazuula ku ttaka bikuba enkyukwe.
Omulamuzi agamba nti wadde ng’abantu balina esuubi ddene mu kakiiko naye balina okukimanya nti akakiiko kitono kyekalina okukola kuba ogwaako kusemba busembi, olwo bekikwatako basse mu nkola.