Bassentebbe Bafumudde Otafire

0
1274

Ba Sentebe ba zi distulikiti basiwuuse empisa nebafumuula Minister wa Ssemateeka n’ekitongole ekiramuzi Major Gen Kahinda Otafire mu lukiiko lwaabwe nga bagamba bagamba nti mpaawo yabadde amuise mu lukungaana luno.
Ekiggye ba ssentebe mu mbeera kwe kubategeeza nti omugenyi omukulu gwebaayita, president Yoweri Museveni abadde abasindikdde minister Otafire gwebatakkirizza na kufuluya kigambo mu kamwa ne bamukwata ku nkoona.