Besigye Alabudde Museveni

0
641

Dr Kizza Besigye avuddemu omwasi ku nsonga z’okukola ennongosereza mu ssemateeka w’eggwanga nga agamba nti kyekiseera bannayuganda beerwaneko kuba bwebataba na ssemateeka n’obuyinza tebaba nabwo.
Besigye ategeezezza bannamawulire nga bwewaliwo obwetaavu bw’okutondawo gavumenti ey’ekiseera eneesobola okutereeza byonna gavumenti ya NRM byesobezza omuli n’okutaganjula ssemateeka w’eggwanga.
Bushrah Namirimu olukungana luno alubaddemu